OKUJJANJABA COVID-19: Mannya ebikwatagana ne oxgyen

Engeri akwatiddwa ekirwadde ki COVID-19 gyajjanjabibwamu eviirako okumanya embeera omuntu gyanabeeramu nga asuuse ekirwadde kino .Ekirwadde kino okusinga kikosa mawugwe , nga bwekiyitirira omulwadde aba alina okuteekebwa ku oxgyen. Wewaawo oxgyen yetaagisa nnyo okusobola okuyamba abalwadde okuwona, Dr Joseph Kyaterekera okuva mu International Medical Center atubuulidde nti waliwo ebiseera nga okuteeka omulwaddde ku Oxgyen kuba kumala biseera.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

コメントを残す

メールアドレスが公開されることはありません。 が付いている欄は必須項目です